ENTANDIKWA 25:26

ENTANDIKWA 25:26 LBWD03

Oluvannyuma n'owookubiri n'afuluma, ng'omukono gwe gukutte ku kisinziiro kya Esawu. Ne bamutuuma erinnya Yakobo. Rebbeeka yabazaala nga Yisaaka awezezza emyaka nkaaga.