Yokaana 20:27-28
Yokaana 20:27-28 EEEE
Awo n’agamba Tomasi nti, “Kale teeka engalo zo wano, laba ebibatu byange. Teeka ekibatu kyo mu mbiriizi zange. Lekeraawo okuba atakkiriza, naye kkiriza.” Tomasi n’amuddamu nti, “Ggwe Mukama wange era Katonda wange.”