1
Olubereberye 16:13
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Awo n’akoowoola erinnya lya MUKAMA eyayogera naye, n’agamba nti, “Oli Katonda alaba”, kubanga yagamba nti, “Ndabidde ddala Katonda ne nsigala nga ndi mulamu nga maze okumulaba.”
ತಾಳೆಮಾಡಿ
Olubereberye 16:13 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
2
Olubereberye 16:11
Ate malayika wa MUKAMA n’amugamba nti, “Laba, olina omwana mu nda yo, aliba wabulenzi, olimutuuma Isimayiri, kubanga MUKAMA ategedde okubonaabona kwo.
Olubereberye 16:11 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
3
Olubereberye 16:12
Aliba ng’entulege, anaalwananga na buli muntu era na buli muntu anaalwananga naye, era anaabanga mu bulabe ne baganda be.”
Olubereberye 16:12 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
ಮುಖಪುಟ
ಬೈಬಲ್
ಯೋಜನೆಗಳು
ವೀಡಿಯೊಗಳು