1
Ebikolwa byʼAbatume 17:27
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Yakola bw’atyo ng’ayagala abantu bonna banoonye Katonda, nga bafuba okumuvumbula, okumutuukako, newaakubadde nga buli omu ku ffe tamuli wala.
ತಾಳೆಮಾಡಿ
Ebikolwa byʼAbatume 17:27 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
2
Ebikolwa byʼAbatume 17:26
Ye yatonda abantu bonna mu nsi, ng’abaggya mu muntu omu, n’abasaasaanya mu mawanga okubuna ensi yonna. N’ateekateeka amawanga agalisituka n’agaligwa, era n’ebbanga lye galimala. Era n’agakolera n’ensalo zaago.
Ebikolwa byʼAbatume 17:26 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
3
Ebikolwa byʼAbatume 17:24
“Katonda oyo ye yakola ensi n’ebintu byonna ebigirimu. Era olwokubanga ye Mukama w’eggulu n’ensi tabeera mu yeekaalu ezikolebwa n’emikono gy’abantu
Ebikolwa byʼAbatume 17:24 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
4
Ebikolwa byʼAbatume 17:31
Kubanga yateekawo olunaku, oyo gwe yalonda lw’alisalirako ensi yonna omusango mu bwenkanya. Era yamukakasa eri abantu bonna kubanga yamuzuukiza mu bafu.”
Ebikolwa byʼAbatume 17:31 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
5
Ebikolwa byʼAbatume 17:29
“Obanga kino kya mazima nti tuli baana ba Katonda, tetusaana kumulowoozaako ng’ekibajje ekikoleddwa abantu oba ekintu ekyoleddwa mu zaabu oba ffeeza oba ekitemeddwa mu jjinja.
Ebikolwa byʼAbatume 17:29 ಅನ್ವೇಷಿಸಿ
ಮುಖಪುಟ
ಬೈಬಲ್
ಯೋಜನೆಗಳು
ವೀಡಿಯೊಗಳು