1
Lukka 21:36
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Naye mutunulenga mu biro byonna musabenga musobole okudduka ebyo byonna ebigenda okubaawo n'okuyimirira mu maaso g'Omwana w'omuntu.
Compare
Explore Lukka 21:36
2
Lukka 21:34
Naye mwekuumenga emitima gyammwe gireme okuzitoowererwa nga olw'obuluvu n'okutamiiranga n'okweraliikiriranga eby'obulamu buno, era olunaku luli luleme okubatuukako ng'ekyambika
Explore Lukka 21:34
3
Lukka 21:19
Mu kugumiikiriza kwammwe mulifuna obulamu bwammwe.
Explore Lukka 21:19
4
Lukka 21:15
kubanga nze ndibawa akamwa n'amagezi, abalabe bammwe bonna bye bataliyinza kuwakana nabyo newakubadde okubigaana.
Explore Lukka 21:15
5
Lukka 21:33
Eggulu n'ensi biriggwaawo; naye ebigambo byange tebiriggwaawo n'akatono.
Explore Lukka 21:33
6
Lukka 21:25-27
Era walibaawo n'obubonero ku njuba ne ku mwezi ne ku mmunyeenye; ne ku nsi amawanga galinakuwala, nga basamaalirira olw'okuwuuma kw'ennyanja n'amayengo; abantu nga bazirika olw'entiisa n'olw'okutunuulira ebyo ebijja ku nsi: kubanga amaanyi ag'omu ggulu galikankanyizibwa. Ne balyoka balaba Omwana w'omuntu ng'ajjira mu kire n'amaanyi n'ekitiibwa kinene.
Explore Lukka 21:25-27
7
Lukka 21:17
Nammwe mulikyayibwa bonna olw'erinnya lyange.
Explore Lukka 21:17
8
Lukka 21:11
walibaawo n'ebikankano ebinene, ne mu bifo ebirala enjala ne kawumpuli; walibaawo n'ebitiisa n'obubonero obunene obuva mu ggulu.
Explore Lukka 21:11
9
Lukka 21:9-10
Era bwe muwuliranga entalo n'ebikankano, temwekanga: kubanga ebyo kibigwanira okusooka okujja; naye enkomerero terituuka mangu ago. N'alyoka abagamba nti Eggwanga lirirumba eggwanga, n'obwakabaka bulirumba obwakabaka
Explore Lukka 21:9-10
10
Lukka 21:25-26
Era walibaawo n'obubonero ku njuba ne ku mwezi ne ku mmunyeenye; ne ku nsi amawanga galinakuwala, nga basamaalirira olw'okuwuuma kw'ennyanja n'amayengo; abantu nga bazirika olw'entiisa n'olw'okutunuulira ebyo ebijja ku nsi: kubanga amaanyi ag'omu ggulu galikankanyizibwa.
Explore Lukka 21:25-26
11
Lukka 21:10
N'alyoka abagamba nti Eggwanga lirirumba eggwanga, n'obwakabaka bulirumba obwakabaka
Explore Lukka 21:10
12
Lukka 21:8
N'agamba nti Mutunule muleme okukyamizibwa; kubanga bangi abalijja n'erinnya lyange, nga boogera nti Nze nzuuno; era nti Obudde bunaatera okutuuka: temubagobereranga.
Explore Lukka 21:8
Home
Bible
გეგმები
Videos