1
Yokaana 17:17
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Obatukuze mu mazima: ekigambo kyo ge mazima
Compare
Explore Yokaana 17:17
2
Yokaana 17:3
Buno bwe bulamu obutaggwaawo, okutegeera ggwe Katonda omu ow'amazima, n'oyo gwe watuma, Yesu Kristo.
Explore Yokaana 17:3
3
Yokaana 17:20-21
So sibasabira bano bokka, naye n'abo abanzikiriza olw'ekigambo kyabwe; bonna babeerenga bumu; nga ggwe, Kitange, bw'oli mu nze, nange mu ggwe, era nabo babeerenga mu ffe: ensi ekkirize nga ggwe wantuma.
Explore Yokaana 17:20-21
4
Yokaana 17:15
Sisaba ggwe kubaggya mu nsi, naye obakuumenga mu bubi.
Explore Yokaana 17:15
5
Yokaana 17:22-23
Nange ekitiibwa kye wampa nkibawadde; babeerenga bumu, nga ffe bwe tuli obumu; nze mu bo, naawe mu nze, batuukiririre okuba obumu; ensi etegeerenga nga ggwe wantuma, n'obaagala bo, nga bwe wanjagala nze.
Explore Yokaana 17:22-23
Home
Bible
გეგმები
ვიდეოები