1
Olubereberye 2:24
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Omusajja ky'anaavanga aleka kitaawe ne nnyina, ne yeetaba ne mukazi we: nabo banaabanga omubiri gumu.
Compare
Explore Olubereberye 2:24
2
Olubereberye 2:18
Mukama Katonda n'ayogera nti Si kirungi omuntu okubeeranga yekka; n'amukolera omubeezi amusaanira.
Explore Olubereberye 2:18
3
Olubereberye 2:7
Mukama Katonda n'abumba omuntu n'enfuufu y'ensi, n'amufuuwamu mu nnyindo omukka ogw'obulamu; omuntu n'afuuka omukka omulamu.
Explore Olubereberye 2:7
4
Olubereberye 2:23
Omuntu n'ayogera nti Ono nno lye ggumba erivudde mu magumba gange, ye nnyama evudde mu nnyama yange: naye anaayitibwanga mukazi, kubanga aggiddwa mu musajja.
Explore Olubereberye 2:23
5
Olubereberye 2:3
Katonda n'awa omukisa olunaku olw'omusanvu n'alutukuza: kubanga olwo lwe yawummuliramu mu mirimu gye gyonna Katonda gye yatonda gye yakola.
Explore Olubereberye 2:3
6
Olubereberye 2:25
Bombi baali bwereere, omusajja ne mukazi we, so tebaakwatibwa nsonyi.
Explore Olubereberye 2:25
Home
Bible
გეგმები
Videos