Amas 27:28-29
Amas 27:28-29 BIBU1
Katonda akuwe ku musulo gw'eggulu n'obugagga bw'ettaka, n'ekyengera ky'eŋŋano n'evviini ensu. Amawanga gakuweereze, n'abantu bakuvunnamire; beera mukama wa baganda bo. Abaana ba nnyoko bakuvunnamire. Akukolimira, naye akolimirwe, akuwa omukisa, naye gumuweebwe.”