1
Amas 22:14
BIBULIYA ENTUKUVU
Ekifo ekyo n'akituuma 'Omukama y'Anaalaba'. N'okutuusa ku lunaku lwa leero ye njogera nti: “Ku lusozi Omukama y'Anaalaba.”
Konpare
Eksplore Amas 22:14
2
Amas 22:2
N'amugamba nti: “Ddira mutabani wo omu yekka gw'oyagala Yizaake, ogende mu nsi Moriya omuntambirire eyo ng'ekitambiro ekyokye, ku lumu mu nsozi lwe ndikulaga.”
Eksplore Amas 22:2
3
Amas 22:12
N'agamba nti: “Tokwata ku mwana. Tomukola kantu. Kati ntegedde ng'otya Katonda, tonnyimye mutabani wo, omwana wo omu yekka.”
Eksplore Amas 22:12
4
Amas 22:8
Yiburayimu n'agamba nti: “Mwana wange, Katonda y'anaalaba ekitambiro ekyokye.” Ne bagenda bombi wamu.
Eksplore Amas 22:8
5
Amas 22:17-18
ddala nzija kukuwa omukisa, n'ezzadde lyo ndiriwa okwala okwenkana emmunyeenye z'eggulu, oba omusenyu oguli ku lubalama lw'ennyanja. Ezzadde lyo liryekomya ebibuga by'abalabe baalyo. Amawanga gonna ag'ensi mu zzadde lyo galiweebwa omukisa, kubanga ogondedde eddoboozi lyange.”
Eksplore Amas 22:17-18
6
Amas 22:1
Awo oluvannyuma, Katonda n'ageza Yiburayimu, n'amuyita nti: “Yiburayimu.” Ye n'ayanukula nti: “Nzuuno.”
Eksplore Amas 22:1
7
Amas 22:11
Awo malayika w'Omukama n'amuyita ng'ayima mu ggulu nti: “Yiburayimu, Yiburayimu.” N'ayanukula nti: “Nzuuno.”
Eksplore Amas 22:11
8
Amas 22:15-16
Malayika w'Omukama n'ayita Yiburayimu omulundi ogwokubiri ng'ayima mu ggulu n'amugamba nti: “Neerayidde nzennyini, Omukama y'agamba, kubanga okoze ekintu kino, n'otonnyima mutabani wo, omwana wo omu yekka
Eksplore Amas 22:15-16
9
Amas 22:9
Bwe baatuuka ku kifo Katonda kye yali amulaze, Yiburayimu n'azimba omwaliiro, n'aguteekako enku, n'asiba omwana we Yizaake, n'amuteeka ku mwaliiro ku nku waggulu
Eksplore Amas 22:9
Akèy
Bib
Plan yo
Videyo