Amas 18:23-24
Amas 18:23-24 BIBU1
Yiburayimu n'asembera n'abuuza nti: “Mu mazima omutuukirivu onoomusaanyaawo kumu n'omubi? Mu kibuga bwe munaabaamu amakumi ataano abatuufu, ddala onookisaanyaawo? Ekifo tookisonyiwe olw'abatuukirivu amakumi ataano abakirimu?