Amas 14:22-23

Amas 14:22-23 BIBU1

Naye Aburaamu n'ayanukula kabaka w'e Sodoma nti: “Ngoloredde omukono gwange eri Omukama Katonda Ali Waggulu Ddala, Omutonzi w'eggulu n'ensi, siitwale kantu ku bibyo, wadde wuzi eti oba olukoba lw'engatto, oleme kugamba nti: ‘Nze nagaggawaza Aburaamu.’