MARIKO 4:39-40
MARIKO 4:39-40 LB03
Yesu n'azuukuka, n'aboggolera omuyaga, era n'alagira ennyanja nti: “Kkakkana, teeka!” Omuyaga ne gukoma, ennyanja n'eteekera ddala! Awo Yesu n'agamba abayigirizwa be nti: “Lwaki mutidde? Temunnaba kufuna kukkiriza?”