MARIKO 4:26-27
MARIKO 4:26-27 LB03
Yesu n'ayongera okubagamba nti: “Obwakabaka bwa Katonda bufaanaanyirizibwa n'engeri omuntu gy'asigamu ensigo mu ttaka. Omuntu ono ekiro yeebaka, emisana n'atunula. Zo ensigo ne zimera, ne zikula, nga ye omuntu tamanyi ngeri gye zimeramu, na gye zikulamu.