YouVersion Logo
Search Icon

EBBALUWA YA YEREMIYA Ennyanjula

Ennyanjula
Ebbaluwa ya Yeremiya, ye bbaluwa erowoozebwa okuba eyo Yeremiya gye yawandiikira Abayudaaya abaali banaatera okutwalibwa mu buwaŋŋanguse. Erimu okunyooma n'okuvumirira eky'okusinza ebyo byonna ebitali Katonda, naddala ebifaananyi.
Ebiri mu bbaluwa eno mu bufunze
Ebifaananyi ebisinzibwa temuli mugaso 1-40
Obusiru bw'okusinza ebifaananyi 41-73

Highlight

Share

Copy

None

Want to have your highlights saved across all your devices? Sign up or sign in