YouVersion Logo
Search Icon

BEELI N'OGUSOTA Ennyanjula

Ennyanjula
Beeli n'Ogusota bye bigambo ebyayongerwa ku kitabo kya Daniyeli ekyakyusibwa mu Lugereeki (Dan 14:1-42). Ekitundu ekisooka kyogera ku magezi ga Daniyeli n'obuvumu bwe yalina, ebyamusobozesa okubikkula obulimba obufa ku kifaananyi kya lubaale Beeli. Ekitundu ekyokubiri kittottola nga Daniyeli bwe yazikiriza ogusota, ab'e Babilooni gwe baali basinza.
Ebigambo bino mu bufunze
Amagezi ga Daniyeli gawangula bakabona ba Beeli 1-22
Daniyeli atta ogusota, ne bamusuula mu bunnya bw'empologoma 23-32
Daniyeli aggyibwa mu bunnya bw'empologoma 33-42

Highlight

Share

Copy

None

Want to have your highlights saved across all your devices? Sign up or sign in