MARIKO 12:43-44
MARIKO 12:43-44 LB03
Yesu n'ayita abayigirizwa be, ne bajja w'ali, n'abagamba nti: “Mazima mbagamba nti nnamwandu ono omwavu atadde kinene nnyo mu kifo omuteekebwa ebirabo, okusinga abalala bonna. Bo bataddemu nga batoola ku kingi kye balina. Naye nnamwandu ono omwavu, ataddemu kyonna ky'abadde alina, ekibadde eky'okuyamba obulamu bwe.”