MARIKO 12:41-42
MARIKO 12:41-42 LB03
Yesu bwe yali ng'atudde mu maaso g'ekifo omuteekebwa ebirabo mu Ssinzizo, n'alaba abantu bangi nga bateekamu ensimbi. Abagagga bangi baateekamu ensimbi nnyingi. Awo nnamwandu omwavu n'ajja, n'ateekamu bussente bubiri, obusembayo okuba obw'omuwendo omutono ennyo.