YOWANNE 20:27-28
YOWANNE 20:27-28 LB03
Awo n'agamba Tomasi nti: “Leeta wano olunwe lwo, era laba ebibatu byange. Era leeta ekibatu kyo, okiteeke mu mbiriizi zange. Leka kuba atakkiriza, naye akkiriza.” Tomasi n'amuddamu nti: “Mukama wange, era Katonda wange!”