ENTANDIKWA 49:3-4
ENTANDIKWA 49:3-4 LB03
Rewubeeni omwana wange omubereberye, ggwe maanyi gange, omwana ow'obuvubuka bwange, asinga okwekuza n'obukaali. Okulugguka ng'amazzi. Toliba mukulu, kubanga walinnya ku kitanda kya kitaawo n'okiweebuula. Wayingira mu buliri bwange.