YouVersion Logo
Search Icon

ENTANDIKWA 28:14

ENTANDIKWA 28:14 LB03

Bazzukulu bo baliba bangi ng'enfuufu ey'oku nsi. Balibuna ebugwanjuba n'ebuvanjuba, n'ebukiikakkono n'ebukiikaddyo, era mu ggwe, ne mu bazzukulu bo, ebika byonna eby'oku nsi, mwe biriweerwa omukisa.