YouVersion Logo
Search Icon

ENTANDIKWA 21:17-18

ENTANDIKWA 21:17-18 LB03

Katonda n'awulira eddoboozi ly'omulenzi, era malayika wa Katonda n'ayita Agari ng'asinziira mu ggulu, n'amugamba nti: “Obadde ki, Agari? Totya, kubanga Katonda awulidde eddoboozi ly'omulenzi. Situka ositule omulenzi omukwate mu mikono gyo. Ndimufuula eggwanga eddene.”