ENTANDIKWA 17:12-13
ENTANDIKWA 17:12-13 LB03
Okuva kati okutuusa emirembe gyonna, buli mwana ow'obulenzi mu mmwe, anaakomolebwanga nga wa nnaku munaana. Kino kitwaliramu abaddu abazaalirwa mu maka gammwe, ne be mugula mu bagwira. Buli azaalirwa mu maka gammwe, ne buli gwe mugula, anaakomolebwanga, era ako ke kanaabanga akabonero ku mubiri gwammwe, ak'endagaano ey'olubeerera gye nkoze nammwe.