YouVersion Logo
Search Icon

OKUVA E MISIRI 9:9-10

OKUVA E MISIRI 9:9-10 LB03

Lijja kufuumuuka ng'enfuufu, libune mu nsi yonna ey'e Misiri, era buli wantu mu Misiri lireete ku bantu ne ku nsolo amayute agaabika ne gafuuka amabwa.” Ne batwala evvu ery'omu kyoto, ne bayimirira mu maaso ga kabaka. Musa n'alimansa waggulu. Ne lireeta ku bantu ne ku nsolo amayute agaayabika ne gafuuka amabwa.