OKUVA E MISIRI 9:3-4
OKUVA E MISIRI 9:3-4 LB03
Nze MUKAMA nja kukubonereza nga nsindika obulwadde obw'akabi ennyo mu magana go, agali mu malundiro: embalaasi n'endogoyi, eŋŋamiya n'ente, endiga era n'embuzi. Nja kwawulamu ensolo z'Abayisirayeli n'ezo ez'Abamisiri, waleme kufa n'emu ku z'Abayisirayeli.’ ”