YouVersion Logo
Search Icon

OKUVA E MISIRI 9:18-19

OKUVA E MISIRI 9:18-19 LB03

Kale, enkya mu kiseera nga kino, nja kutonnyesa omuzira omuzito ennyo, ogutalabikangako mu Misiri kasookedde ebeerawo. Kale kaakano lagira bayingize amagana n'ebintu byo byonna ebiri ebweru, omuzira gujja kukuba era gutte buli kiramu ekinaasangibwa ebweru nga tekiyingiziddwa mu nnyumba, k'abe muntu oba nsolo.’ ”