OKUVA E MISIRI 7:11-12
OKUVA E MISIRI 7:11-12 LB03
Kabaka n'ayita abagezigezi n'abalogo Abamisiri, nabo ne bakola ekintu kye kimu, mu magezi gaabwe ag'ekyama. Buli omu n'asuula wansi omuggo gwe, ne gufuuka omusota. Naye omuggo gwa Arooni ne gumira egyabwe.