YouVersion Logo
Search Icon

OKUVA E MISIRI 12:12-13

OKUVA E MISIRI 12:12-13 LB03

kubanga mu kiro ekyo nja kuyita mu nsi ey'e Misiri, nzite buli mwana omuggulanda ow'abantu n'ow'ensolo, era mbonereze balubaale bonna ab'e Misiri, Nze Mukama. Bwe nnaaba mbonereza ensi ey'e Misiri, omusaayi ku myango gy'enzigi, gwe gunaaba akabonero akalaga ennyumba ze mulimu. Bwe nnaalaba omusaayi, mbayiteko mmwe nneme kubakolako kabi.