YOWANNE 17:20-21
YOWANNE 17:20-21 LBWD03
“Sisabira bano bokka, naye n'abo abanzikiriza olw'obubaka bwa bano. Bonna babeerenga bumu. Kitange, nga ggwe bw'oli mu nze, nange bwe ndi mu ggwe, nabo babeerenga mu ffe, ensi eryoke ekkirize nga ggwe wantuma.