YOWANNE 14:16-17
YOWANNE 14:16-17 LBWD03
Era ndisaba Kitange, n'abawa Omubeezi omulala, abeerenga nammwe emirembe n'emirembe. Oyo ye Mwoyo amanyisa abantu amazima, ensi gw'eteyinza kukkiriza kufuna, kubanga temulaba, era temumanyi. Mmwe mumumanyi, kubanga abeera nammwe, era anaabeeranga mu mmwe.