ENTANDIKWA 40:8
ENTANDIKWA 40:8 LBWD03
Ne bamuddamu nti: “Buli omu ku ffe yaloose ekirooto, naye tewannabaawo ayinza kuvvuunula makulu ga birooto ebyo.” Yosefu n'agamba nti: “Katonda si ye asobozesa abantu okuvvuunula ebirooto? Kale mumbuulire ebirooto ebyo.”