ENTANDIKWA 22:17-18
ENTANDIKWA 22:17-18 LBWD03
ddala ndikuwa omukisa, era ndikuwa abazzukulu bangi ng'emmunyeenye ez'oku ggulu, era ng'omusenyu oguli ku lubalama lw'ennyanja. Era bazzukulu bo baliwangula abalabe baabwe. Mu bazzukulu bo, amawanga gonna ag'oku nsi mwe galiweerwa omukisa, kubanga owulidde ekiragiro kyange.’ ”