Luk 20:46-47
Luk 20:46-47 BIBU1
“Mwekuume abawandiisi; baagala okukumbira mu matanvuuwa era abaagala n'okulamusibwa mu mbuga, n'entebe ez'oku mwanjo mu sinaagooga, n'ebifo ebisinga ekitiibwa ku bijjulo; abakaliza ennyumba za bannamwandu, ate ne beefukuutiriza essaala empanvu. Balifuna ekibonerezo ekisingako obukambwe.”