Amas 39:7-9
Amas 39:7-9 BIBU1
ebbanga teryayita ddene mukazi wa mukama we n'amwegomba, n'amusaba nti: “Weebake nange.” N'agaana. N'agamba muka mukama we nti: “Olaba okuva mukama wange byonna lwe yabissa mu mikono gyange, takyeraliikirira kantu mu nnyumba ye. Mu nnyumba eno temuli ankira bukulu; tewali kirala kyonna ky'atassa mu mikono gyange okuggyako ggwe, kubanga ggwe oli mukazi we. Nze nnyinza ntya okukola ekibi ekyenkana awo, ne nnyonoona eri Katonda?”