Amas 21:17-18
Amas 21:17-18 BIBU1
Katonda yawulira omwana ng'akaaba, malayika w'Omukama n'ayita Agari ng'ayima mu ggulu nti: “Agari obadde ki? Leka kutya, kubanga Katonda awulidde omwana ng'akaaba awo w'ali. Situka, situla omwana, mukwate ku mukono, kubanga nzija kumufuulamu eggwanga eddene.”