YouVersion Logo
Search Icon

Okuva 31:2-5

Okuva 31:2-5 LUG68

Laba, mpise erinnya Bezaaleeri omwana wa Uli, omwana wa Kuuli, ow'omu kika kya Yuda: era mmujjuzizza omwoyo gwa Katonda, mu magezi, ne mu kutegeera, ne mu kumanya, ne mu buli ngeri ya kukola, okulowooza emirimu egy'amagezi, okukola ne zaabu, ne ffeeza, n'ekikomo, ne mu kusala amayinja ag'okussaamu, ne mu kwola emiti, okukola mu buli ngeri ya kukola.