Ebikolwa byʼAbatume 2:44-45
Ebikolwa byʼAbatume 2:44-45 EEEE
Abakkiriza ne bakuŋŋaananga bulijjo mu kifo kimu, ne baba nga bassa kimu mu byonna. Eby’obugagga byabwe n’ebintu bye baalina ne babitunda ne bagabira buli muntu ng’okwetaaga kwe bwe kwabanga.