YouVersion Logo
Search Icon

Okubikkulirwa 8:10-11

Okubikkulirwa 8:10-11 LBR

Malayika ow'okusatu n'afuuwa, emmunyeenye ennene n'eva mu ggulu n'egwa ng'eyaka ng'omumuli, n'egwa ku kitundu eky'okusatu eky'emigga, ne ku nzizi z'amazzi. N'erinnya ly'emmunyeenye liyitibwa Abusinso, n'ekitundu eky'okusatu eky'amazzi ne kifuuka abusinso, n'abantu bangi ne bafa olw'amazzi, kubanga gaakaayizibwa.