1
ENTANDIKWA 16:13
Luganda DC Bible 2003
Agari n'ayita Mukama eyayogera naye, nti: “Katonda alaba.” Kubanga yagamba nti: “Ddala ndabye ku Katonda, ne nsigala nga ndi mulamu?”
Compare
Explore ENTANDIKWA 16:13
2
ENTANDIKWA 16:11
Kaakati oli lubuto, era ojja kuzaala omwana wa bulenzi era omutuume erinnya Yisimayeli, kubanga Mukama awulidde okukaaba kwo mu buyinike.
Explore ENTANDIKWA 16:11
3
ENTANDIKWA 16:12
Naye mutabani wo aliba ng'entulege. Anaalwanagananga na buli muntu, era buli muntu anaalwanagananga naye, era aneeyawulanga ku baganda be.”
Explore ENTANDIKWA 16:12
Home
Bible
Plans
Videos