1
Mar 16:15
BIBULIYA ENTUKUVU
Era n'abagamba nti: “Mugende mu nsi yonna, mulangirire Evangili eri buli kitonde.
Compare
Explore Mar 16:15
2
Mar 16:17-18
Abalikkiriza obubonero buno bulibagenderako: mu linnya lyange baligoba emyoyo emibi, balyogera ennimi engwira; balikwata emisota, ne bwe balinywa obutwa, tebulibakola kabi, balissa emikono ku balwadde ne bawona.”
Explore Mar 16:17-18
3
Mar 16:16
Alikkiriza n'abatizibwa alirokoka; aligaana okukkiriza alisalirwa omusango okumusinga.
Explore Mar 16:16
4
Mar 16:20
Bo ne bagenda ne bayigiriza buli wantu, Omukama ng'akolera wamu nabo, ebigambo byabwe ng'abikakasa n'obubonero obwabigenderangako.
Explore Mar 16:20
5
Mar 16:6
Ye n'abagamba nti: Muleke kusamaalirira nnyo; munoonya Yezu ow'e Nazareti eyakomererwa ku musaalaba, azuukidde, muno taliimu; mulabe ekifo mwe yabadde ateekeddwa.
Explore Mar 16:6
6
Mar 16:4-5
Bwe baatunula, ne balaba ng'ejjinja lyayiringisiddwawo; kubanga lyali ddene nnyo. Ne bayingira mu ntaana, ne balaba omuvubuka ng'atudde ku mukono ogwa ddyo, ng'ayambadde ekkanzu enjeru. Ne bawuniikirira.
Explore Mar 16:4-5
Home
Bible
Plans
Videos