1
Yow 1:12
BIBULIYA ENTUKUVU
Naye bonna abaamwaniriza, abo abakkiriza mu linnya lye, yabawa obuyinza okufuuka abaana ba Katonda
Compare
Explore Yow 1:12
2
Yow 1:1
Mu masooka Kigambo yaliwo, era Kigambo ng'ali ne Katonda, era Kigambo nga Katonda.
Explore Yow 1:1
3
Yow 1:5
Ekitangaala ne kyakira mu kizikiza, naye ekizikiza tekyakitegeera.
Explore Yow 1:5
4
Yow 1:14
Kigambo n'afuuka omuntu, n'asula mu ffe; twalaba ekitiibwa kye, ekitiibwa ng'eky'Omwana omu yekka ava ewa Taata, ajjudde eneema n'amazima.
Explore Yow 1:14
5
Yow 1:3-4
Byonna byabaawo ga biyita mu ye; tewali na kimu kyabaawo nga tekiyise mu ye. Mu ye obulamu mwe bwalinga; obulamu bwabanga kitangaala kya bantu.
Explore Yow 1:3-4
6
Yow 1:29
Ku lunaku olwaddako, n'alaba Yezu ng'ajja gy'ali, n'agamba nti: “Wuuyo, akaliga ka Katonda; ke ko akaggyawo ekibi ky'ensi!
Explore Yow 1:29
7
Yow 1:10-11
Yalinga mu nsi, ensi eyakolebwa mu ye, kyokka ensi n'etemumanya. Yajja omumwe, ababe ne batamwaniriza.
Explore Yow 1:10-11
8
Yow 1:9
Ekitangaala eky'amazima ekitangaaza buli muntu kyajja mu nsi muno.
Explore Yow 1:9
9
Yow 1:17
Kuba Etteeka lyaweebwa mu Musa, naye eneema n'amazima byajjira mu Yezu Kristu.
Explore Yow 1:17
Home
Bible
Plans
Videos