1
Ebik 14:15
BIBULIYA ENTUKUVU
“Abasajja, lwaki mukola ekyo? Naffe tuli bantu ab'enkula ye emu nga mmwe. Tubabuulira amawulire amalungi nti muve ku bino omutali kantu, mudde eri Katonda omulamu eyatonda eggulu, ensi, ennyanja na byonna ebirimu.
Compare
Explore Ebik 14:15
2
Ebik 14:9-10
N'awuliriza Pawulo ng'ayigiriza; Pawulo n'amwekaliriza, bwe yalaba ng'alina okukkiriza okuyinza okumuwonya, n'ayogera n'eddoboozi ddene nti: “Situka, oyimirire ku bigere byo nga weesimbye.” N'abaguka n'atambula.
Explore Ebik 14:9-10
3
Ebik 14:23
Bwe baamala okubalondera abakadde mu buli Ekleziya, n'okwegayirira nga bwe basiiba, ne babakwasa Omukama gwe bakkiriza
Explore Ebik 14:23
Home
Bible
Plans
Videos