1
Lukka 11:13
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
Kale oba nga mmwe ababi mumanyi okuwa abaana bammwe ebirabo ebirungi, talisinga nnyo Kitammwe ali mu ggulu okuwa Omwoyo Omutukuvu abamusaba.
Compare
Explore Lukka 11:13
2
Lukka 11:9
Nange mbagamba mmwe nti Musabe, muliweebwa; munoonye, muliraba; mweyanjule, muliggulirwawo.
Explore Lukka 11:9
3
Lukka 11:10
Kubanga buli muntu yena asaba aweebwa; n'anoonya alaba; n'eyeeyanjula aliggulirwawo.
Explore Lukka 11:10
4
Lukka 11:2
N'abagamba nti Bwe musabanga, mugambanga nti Kitaffe, Erinnya lyo litukuzibwe. Obwakabaka bwo bujje.
Explore Lukka 11:2
5
Lukka 11:4
Era otusonyiwe ebyonoono byaffe; kubanga naffe tumusonyiwa buli gwe tubanja. So totutwala mu kukemebwa.
Explore Lukka 11:4
6
Lukka 11:3
Otuwenga buli lunaku emmere yaffe ey'olunaku.
Explore Lukka 11:3
7
Lukka 11:34
Ettabaaza y'omubiri gwo lye liiso lyo; eriiso lyo bwe liraba obulungi, n'omubiri gwo gwonna guba gujjudde omusana; naye bwe liba ebbi, n'omubiri gwo nga gujjudde ekizikiza.
Explore Lukka 11:34
8
Lukka 11:33
Tewali akoleeza ttabaaza n'agissa mu bunnya, oba munda w'ekibbo, wabula ku kikondo, abayingira balabe bw'eyaka.
Explore Lukka 11:33
Home
Bible
Plans
Videos