1
Okubikkulirwa 16:15
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
“Laba, nzija ng’omubbi! Alina omukisa oyo alindirira n’akuuma ekyambalo kye nga kiyonjo, era taliyita bwereere, si kulwa ng’aswala.”
Compare
Explore Okubikkulirwa 16:15
2
Okubikkulirwa 16:12
Awo malayika ow’omukaaga n’ayiwa ekibya kye ku mugga omunene Fulaati ne gukalira, bakabaka ab’ebuvanjuba basobole okuyisaawo amaggye gaabwe.
Explore Okubikkulirwa 16:12
3
Okubikkulirwa 16:14
Abo be baddayimooni abakozi b’ebyamagero abateesa n’abafuzi bonna ab’oku nsi okukuŋŋaana okulwana ne Katonda Ayinzabyonna ku lunaku olw’olutalo.
Explore Okubikkulirwa 16:14
4
Okubikkulirwa 16:13
Ne ndaba emyoyo egitali mirongoofu esatu nga gifaanana ng’ebikere nga giva mu kamwa k’ogusota, n’ak’ekisolo, n’aka nnabbi ow’obulimba.
Explore Okubikkulirwa 16:13
5
Okubikkulirwa 16:9
Abantu ne bookebwa omuliro ogwagivaamu ne bavvoola erinnya lya Katonda Omuyinza w’ebibonyoobonyo ebyo, ne bateenenya okukyuka okuliwa ekitiibwa.
Explore Okubikkulirwa 16:9
6
Okubikkulirwa 16:2
Malayika eyasooka n’ava mu Yeekaalu n’ayiwa ekibya kye ku nsi. Awo amabwa amazibu ne gajja ne gakwata buli muntu eyalina akabonero k’ekisolo na buli eyasinzanga ekifaananyi kyakyo.
Explore Okubikkulirwa 16:2
7
Okubikkulirwa 16:16
Emyoyo egyo ne gibakuŋŋaanyiza mu kifo ekiyitibwa Magedoni mu Lwebbulaniya.
Explore Okubikkulirwa 16:16
Home
Bible
Plans
Videos