1
Ebikolwa byʼAbatume 6:3-4
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Noolwekyo, abooluganda, mwerondemu abasajja musanvu, abasiimibwa abantu, ng’abantu b’amagezi, era abajjudde Mwoyo Mutukuvu, tubakwase omulimu ogwo. Ffe tulyoke twemalire ku kusaba, n’okubuulira n’okuyigiriza.”
Compare
Explore Ebikolwa byʼAbatume 6:3-4
2
Ebikolwa byʼAbatume 6:7
Awo ekigambo kya Katonda ne kyeyongera okubuna n’omuwendo gw’abayigirizwa ne gweyongera obunene mu Yerusaalemi; era ne bakabona, ekibiina kinene, ne beewaayo okukkiriza.
Explore Ebikolwa byʼAbatume 6:7
Home
Bible
Plans
Videos