1
Ebikolwa byʼAbatume 3:19
Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya
Noolwekyo mwenenye, mukyuke, mulyoke mugibweko ebibi byammwe
Compare
Explore Ebikolwa byʼAbatume 3:19
2
Ebikolwa byʼAbatume 3:6
Naye Peetero n’agamba nti, “Effeeza ne zaabu sibirina, naye ka nkuwe ekyo kye nnina. Mu linnya lya Yesu Omunnazaaleesi Golokoka, otambule!”
Explore Ebikolwa byʼAbatume 3:6
3
Ebikolwa byʼAbatume 3:7-8
Awo Peetero n’akwata omulema ku mukono ogwa ddyo n’amuyimusa, amangwago ebigere by’omusajja n’obukongovvule ne bifuna amaanyi, n’abuuka n’ayimirira n’atandika okutambula! N’ayingira nabo mu Yeekaalu ng’atambula era nga bw’abuuka ng’atendereza Katonda.
Explore Ebikolwa byʼAbatume 3:7-8
4
Ebikolwa byʼAbatume 3:16
Olw’okukkiriza mu linnya lye, omusajja ono, mwenna gwe mulaba era gwe mumanyi aweereddwa amaanyi mu linnya lye, era okukkiriza mu ye kwe kuwadde omusajja ono obulamu obutuukiridde nga mwenna bwe mulaba.
Explore Ebikolwa byʼAbatume 3:16
Home
Bible
Plans
Videos