YOWANNE 8:10-11
YOWANNE 8:10-11 LBWD03
Yesu n'akutaamulukuka, n'amugamba nti: “Mukazi wattu, baluwa? Tewali akusalidde musango kukusinga?” Omukazi n'addamu nti: “Tewali, Ssebo.” Yesu n'agamba nti: “Nange sikusalira musango kukusinga. Genda, naye toddangayo okwonoona.”]